Lyrics

Chorus

Mujje tujaguze ffenna,
tukube emizira ffenna,
kuba Mukama ayamba abantu be
n'abalokola, n'abalokola, n'abalokola bonna.
Mujje tujaguze ffenna,
tukube emizira, tujaguze,
tukube emizira, mizira, mizira
egy'okumukumu, egy'okumukumu.

Chorus

Tukube emizira, mizira, mizira egy'okumukumu.
Ettendo lye livuge mu kibinja ky'abatuufu,
livuge, livuge, livuge mu kibinja ky'abatuufu,
livuge, livuge, livuga wonna,
mwebaze Ddunda,
livuge, livuge, livuge.
Mujje tujaguze ffenna,
tukube emizira, tukube emizira, mizira, mizira,
tumwebaze Mulokozi atwagala atyo
ffe eggwanga lye.

1

Muyimbire Omukama oluyimba luggya,
muyimbire Katonda
mutendenga erinnya lye ettukuvu.

2

Katonda mumutende
b'anunudde bw'atyo.
Omwana we omuganzi ddala n'afa
ffe abaana be atuwonye,
mujaganye, mujaganye, mujaganye
abantu be leero, mwenna abantu be leero,
mwenna abantu be, mwenna abantu be kabaka abafuga,
mwenna bafuga ku luno mwejage,
kuba Omukama ayagala eggwanga lye erimugondera.

Spotted a wrong word or a missing verse? Make corrections

If the score does not display on your phone, use View sheet music to open it in your PDF reader.

Listen to this song

This song cannot be played here yet: the sheet music is a picture of the score, and a playable copy has to be prepared and checked by a musician. Ask for it and we will prepare the most requested songs first.

Composers and typesetters: if you have this song in MuseScore, Sibelius, Finale or capella, send us the notation file and it can be playable within days.