Lyrics
Batuukirivu bo wabawa okumalirira,
Mwoyo gwe bafuna Mukama n'abayamba;
ne balulinyako olutalo oluzibu ddala.
Mwoyo gwe bafuna Mukama n'abayamba.
Mwali beesigwa, mwali beesigwa,
mwali beesigwa mukulike.
Batuukirivu bo wabawa okumanya amazima
ne gabawoomera okukira eby'obugagga;
ne bakuweereza Mukama oluzibu ddala.
Mwoyo gwe bafuna Mukama n'abayamba.
Batuukirivu bo wabawa ebigezo n'abo,
ne babiwangula Mwoyo n'abayamba.
Otusaba kimu kukola ebikusanyusa.
Mwoyo gwe twafuna mutuwe an'atuyamba.
Katonda w'amaggye wulira essaala za ababo,
ffe tuweze kati okukola by'atugamba.
Ffe tuli baana bo otumanyi Yezu Omwana wo.
Mwoyo gwe twafuna mutuwe an'atubeera.
Spotted a wrong word or a missing verse? Make corrections
Sheet music
Open full screenIf the score does not display on your phone, use View sheet music to open it in your PDF reader.
Listen to this song
This song cannot be played here yet: the sheet music is a picture of the score, and a playable copy has to be prepared and checked by a musician. Ask for it and we will prepare the most requested songs first.
Composers and typesetters: if you have this song in MuseScore, Sibelius, Finale or capella, send us the notation file and it can be playable within days.